• By Our Reporter
  • 29 December, 2022
  • Bulange, Mengo

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Ssekukkulu 2022 n'omwaka omuggya

Mu nsi yonna, ekiseera eky'okumalako omwaka kiba kya ssanyu na kujaganya. Ekiseera kyekimu, tujaaguza Amazaalibwa ga Yesu Kristo n'okwetegekera omwaka omuggya.





Posted by Buganda Kingdom