BUGANDA DAY 2023 SCANDINAVIA
28 Mutunda 2023 Scandinavia, Abantu ba Ssaabasajja abawangalira mu mawanga akola e Ssaza Scandinavia bakuzizza olunaku lwa Buganda lwebatuumye, “Buganda day” 2023. Omukolo guno gubadde ku Folkets Husby Stockholm mu Sweden, wansi w’Omulwamwa “Omukyala mpagi mu kukulaakulanya Buganda”. ...
BUGANDA BUYS SHARES IN THE AIRTEL IPO
26 Mutunda 2023 Bulange, Obwakabaka buguze emigabo obukadde bubiri (2m shares ), nga gibalirirwamu obukadde 200, mu Kampuni ya Airtel_Ug. "Bangi balowooza nti okusiga ensimbi kuteeka mu nnyumba zabapangisa, saloon, oba taxi, tuyige okusuubula emigabo kubanga tolina kyeweeraliikirira nti oba o...
BULEMEEZI EWANGUDDE AMASAZA AMALALA.
Essaza Bulemeezi lye lisukulumye ku Masaza amalala mu nkola y'emirimu nga bwegirambikibwa Minisitule ya Gavumenti ez'ebitundu.Essaza Bulemeezi lye lisukulumye ku Masaza amalala mu nkola y'emirimu nga bwegirambikibwa Minisitule ya Gavumenti ez'ebitundu. Katikkiro Oweek. Charles Peter Mayiga yaalan...
KASUBI TOMBS RE-OPENING; OMUWENDO GW'ABALAMBUZI MU UGANDA GWA KULINNYA.
"Mu kiseera kino Amasiro tegannagulwawo eri Abalambuzi, wabula tulina essuubi nti okuggulwawo kw'ago kugenda kwongera ku muwendo gw'abalambuzi abajja mu Uganda" Oweek. Dr. Anthony Wamala, Minisita w'Obuwangwa, Embiri, Amasiro, Obulambuzi n'Ebyokwerinda asisinkanye bannamawulire olwaleero oluvanny...
MUWEEREZE ABANTU N'OBWENKANYA - SSAABAWOLEREZA WA BUGANDA.
Ku lwa Katikkiro, Oweek. Christopher Bwanika yatikkudde ba Mmeeya b'Ebibuga n'ekitongole kya Ssuubiryo Zambogo SACCO Oluwalo olusobye mu bukadde 16. Mu bubaka bwe, yeebaziza nnyo ba Mmeeya olw'emirimu egy'enjawulo gyabakoze mu kusitula omutindo gw'ebibuga byaabwe, ayongeddeko okubasaba okubeera a...
PAN AFRICAN PARLIAMENT SET TO VISIT BUGANDA KINGDOM
The Kingdom of Buganda has hosted the Chairperson of the Entertainment, Excursion and Tourism Sub-Committee, Hon Henry Maurice Kibalya and his team, who are organizing the the forthcoming meeting of the Pan African Parliament with the Parliament of Uganda scheduled to take place from 19th October to...
ABANTU BA BUGANDA BALINA OKUDDAMU OKUNYIIKIRA OKULIMA N'OKULUNDA.
Bannakyaggwe bakiise embuga n'Oluwalo lwa bukadde obusoba mu 28 Minisita w'Amawulire, Okukunga era Omwogezi w'Obwakabaka Oweek. Israel Kazibwe Kitooke ku lwa Katikkiro Charles Peter Mayiga yaatikudde bannakyaggwe Oluwalo. "Tosobola kubeera mu Maka ga Musajja muganda nga tolinaawo Nkoko, ...
Katikkiro asisinkanye abakozi ba Gavumenti ya Kabaka
Katikkiro ng'Asisinkana n'abakozi ba Gavumenti ya Kabaka, abagambye bino wamanga; 1. Okubeera abayiiya mu mirimu gyabwe. 2. Okusaamu Ekitiibwa mu baakama babwe wabula si kubatya. Abakuutidde okwongera okuwulizanganya ku bifa ku mirimu gyebakola n'ababatwala. 3. Okusoma n'okugoberera ebiwandiiko...
Ebiteeso By'Olukiiko
Olukiiko lwa Buganda olutudde enkya ya leero lusembye era neruyisa Ebiteeso 5 bino wammanga; 1. Olukiiko lwebazizza Ssaabasajja Kabaka olw'okululambika obulungi mu nsonga ezijjudde amakulu bwe yali aggulawo Olutuula lw'Olukiiko olwa 31. 2. Olukiiko lusabye Bajjajja Abataka abakulu ...