“Enkola eno newaakubadde egendereddwa okukuuma ebyo bajjajjaffe bye baatulekera, eyongeddwamu ebintu eby’omulembe guno naddala okussa essira ku kuwandiika n’okukuuma ebiwandiiko ebikwata ku basika bonna okutuyambanga buli lwe tunaabanga tubyetaaga. Nkakasa nti Obuganda bwonna bwe butambulira ku nkola eno, emigozoobano enkumu egibadde mu bika byaffe tujja kugivvuunuka.” – Owek Charles Peter Mayiga
Download here: Ebbaluwa entongole etambuza olumbe 26 FINAL