Clan
Mutima Omuyanja Clan

Clan Leader
Omutaka Namugera KakeetoClan Totem
Mutima omuyanjaClan Motto
Bwanki! Obwa Namugera. Obwanika emmale n’enfi ekejje n’emigonjo. Bwanika kwata Enkanga tukke ennyanja, olukka. Ennyanja nga n’enkanga.Ekifa mu nnyanja omuvubi y’abika. Be ppo, Be ppo ddogo, Eriringgana okuvuba. Alitya ennyanja aliggya butiko.Otta ento Kabaka n’atalya maluma. Ekifa mu nnyanja omuvubi y’abaka. Gutujja! omutima gutujja.asirika omutima guba mulambo. Omutima bwe gukutujja owoomukwano ogolokoka mu kawozamasiga. Ekifa mu nnyanja omuvubi y’abika.