Clan

Ekika

MUTIMA OMUYANJA CLAN

Clan Leader :

Omutaka Namugera Kakeeto

Totem :

Mutima omuyanja

Akabbiro :

Mawoowoolo

Estates :

Bbaale

Ssaza :

Buddu

Clan Motto :

Bwanki! Obwa Namugera. Obwanika emmale n’enfi ekejje n’emigonjo. Bwanika kwata Enkanga tukke ennyanja, olukka. Ennyanja nga n’enkanga.Ekifa mu nnyanja omuvubi y’abika. Be ppo, Be ppo ddogo, Eriringgana okuvuba. Alitya ennyanja aliggya butiko.Otta ento Kabaka n’atalya maluma. Ekifa mu nnyanja omuvubi y’abaka. Gutujja! omutima gutujja.asirika omutima guba mulambo. Omutima bwe gukutujja owoomukwano ogolokoka mu kawozamasiga. Ekifa mu nnyanja omuvubi y’abika