8 stories
Abantu ba Buganda okuva mu Kyaggwe, Busiro ne Buddu bakiise Embuga mu Bulange e Mengo ne bawaayo ensimbi ezisobye mu bukadde obusobye mu 92…
Obwakabaka bwa Buganda bwatandika kaweefube wa mmwanyi terimba mu mwaka gwa 2016, kyokka buli mwaka Katikkiro alambula abalimi era n’atongoza omwaka omupya ogujjiramu ennyingo…
Obwakabaka busse omukago ne Stanbic Bank okutumbula ebyobulimi nga mu nteekateeka eno bazimba Ssemaduuka ku buli ssazza enatundanga ebikozesebwa mu nnimiro kwosa n’okuwa abalimi…
Obwakabaka bwa Buganda bwakuwaayo Ttulakita ttaano (5) nnamba okutumbula eby’obulimi mu masaza ag’enjawulo kiyambeko okuggya abantu ba Kabaka mu bwavu. Okusinziira ku Ssenkulu w’ekitongole…
Obwakabaka busse omukago ne kkampuni ya Grain Pulse Ltd okutumbula ekirime ky’emmwaanyi nga buyamba abalimi okugattako omutindo wamu neku bungi bw’amakungula gebafuna. Omukolo guno…