Amawulire
Bwosiimba omuti, obeera okuuma obutonde
Okusimba emiti ku butaka bw’Ekika ky’Akasimba.

Bazzukulu ba Kabazzi bakwataganye ne Rotary Club ya Bulange, ne basimba emiti ku butaka bwabwe e Kyango Mawokota nga omu ku kaweefube w’okukuuma ettaka ly’Obutaka bwabwe n’obutondebwensi.
Bano bayambiddwako Minisita w’obuwangwa ennono n’obulambuzi, Oweek Dr Anthony Wamala, annyonnyodde nti okusimba emiti ku ttaka ly’Ekika limu ku makubo aganaayitibwamu okukuuma obugagga bw’Ebika.

Okusimba emiti kwesigamiziddwa ku mulamwa; “Kuuma obutonde nga osimba omuti, ensi ogifuule eky’omuwendo”.
Share this story
Text
More in Amawulire
Obwakabaka busabye abazadde okujja ekyeejo mu nkuza y’abaana kiyambeko okutaasa ebiseera by’eggwanga eby’omumaasoOct 17, 2026
Obwakabaka bubangudde abakulembeze b’enzikiriza yakilokole mu byobukulembeze n’embeera eza bulijjoOct 16, 2026
Abayizi bakubiriziddwa okunyweza eby’enjigiriza eggwanga libaganyulwemuOct 16, 2026



