946 stories
Katikkiro wa Buganda munnamateeka Charles Peter Mayiga agumizza Bannayuganda abaweddemu essuubi nti Eggwanga ligenda kusaanawo olw’ebikolwa by’abantu ensangi zino. Asinzidde Bukomansimbi mu kuziika Taata…
Ssettendekero wa Muteesa I Royal University ayanjudde Nnamutayiika wa myaka etaano 2025-2030. Nnamutayiika ono atunuuliziddwa okutumbula ebyensoma eri abayizi, okubongerako omutindo mu bisomesebwa…
Kkooti ya Kisekwa evunaanyizibwa okusala emisango mu Bika by’Abaganda ewadde ensala ku musango ogukwata ku Kasolya mu Kika ky’Emmamba. Omutaka James Mubiru Zziikwa…
Eggombolola okuva masaza ataano (5); Buddu, Ssingo, Mawogola, Butambala ne Mbale ye wavudde abantu ba Beene abaleese oluwalo lwa bukadde ana n’emitwalo kyenda…
Empaka z’Omupiira gw’Amasaza 2025 ziguddwawo n’omupiira wakati wa Buddu ne Gomba mu kisaawe kya Sports Arena Kitovu, guwedde Buddu ekubye Gomba ggoolo emu ku…
Obwakabaka bwa Buganda bukyazizza Bannamaggye okuva mu Ssetendekero wa ‘Zimbabwe National Defense University’ abazze mu Bulange e Mengo okubangulwa ku ngeri obukulembeze obw’ennono gye…
Mu 1996, Ssaabasajja Kabaka yasiima n’atandikawo leediyo y’Obwakabaka CBS mu mwezi gwa Ssebaaseka nga 22. Omwaka guno giweze emyaka 29 ng’omukutu guno guleebya…
Minisita Joseph Kawuki owa Gavumenti ez’Ebitundu Bya Gerald Mulindwa Bulange – Mengo Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu, Okulambula kwa Kabaka n’Ensonga za Buganda Ebweru Owek. Joseph Kawuki atongozza olukiiko olulondeddwa okwekennenya…
Empaka z’Omupiira gw’Amasaza ez’omulundi ogwa 21 zitongozeddwa ku mukolo ogutegekeddwa mu Bulange e Mengo. Katikkiro Charles Peter Mayiga bw’abadde atongoza empaka zino, asabye bonna…
Olukiiko lwa Buganda olutudde nga 16/06/2025 luyisizza ebiteeso bina (4) omuli n’okusiima embeera Ssaabasajja Kabaka mwali. Mu lukiiko omubadde okusoma embalirira y’Obwakabaka bwa Buganda,…
Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 ya buwumbi 305.Olukiiko lwa Buganda olukulu lutudde nga bweri enkola eya buli mwaka mu mwezi gw’omukaaga okusoma…
Obwakabaka bwa Buganda bweggasse ku Nsi yonna okukuza olunaku lw’abagabi b’omusaayi olubeerawo buli ng’ennaku z’omwezi 14 omwezi ogwomukaaga. Enteekateeka entongole ey’okujaguza olunaku luno mu…
Empaka za Nnalulungi w’Ebyobulambuzi mu Buganda zikomekkerezeddwa ku Hotel Africana wakati mu bugombe n’enduulu eby’abawagizi okuva mu masaza ga Buganda gonna. Nnaabagereka Sylvia Nagginda…
Bannakyaggwe bakuŋŋanidde ku mbuga y’Essaza lyabwe mu Ggulu e Mukono mu ggombolola ya Mut. IV Kawuga okukuza olunaku lwabwe. Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro…
Mutebi Akram Miiro, Ssentebe omuggya owa Nkobazambogo y’akutte omuzindaalo Bya Miiro Shafik Mmengo – Kyaddondo Kamalabyonna wa Buganda Munnamateeka Charles Peter Mayiga agamba nti ekikuumidde amawanga ga Africa emabega be…
Obwakabaka bwa Buganda bwatandika kaweefube wa mmwanyi terimba mu mwaka gwa 2016, kyokka buli mwaka Katikkiro alambula abalimi era n’atongoza omwaka omupya ogujjiramu ennyingo…