840 stories
Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Oweek. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’Ekika kye Nkula ku kyalo Lwentunga mu ggombolola ya Ssaabaddu Kapeeka mu Ssaza Bulemeezi. Minista Wamala…
Emizannyo gy’Ebika giddamu essaawa yonna: Minisita w’Ebyemizannyo asabye abakulembeze okunonya abazannyi abalina omutima gw’ebika byabwe. Olukiiko oluteekateeka emizannyo gy’ebika mu Buganda lutudde mu Bulange…
Katikkiro Charles Peter Mayiga ajjukizza Obuganda nti okulwanyisa mukenenya bateekwa obutassa mukono era akikaatirizza nti okuwangula ekintu kyonna omuntu alina okuddiŋŋana by’akola. Katikkiro okwogera bino abadde asimbula emisinde gy’aba Kampala…
Nnaabagereka Sylvia Nagginda asabye abazadde bonna mu Buganda okufaayo ennyo okunnyikiza obumu mu baana n’okubawuliriza naddala ku bibasoomooza mu bulamu kiyambeko okulwanyisa ebyo…
Minisita w’ebyobuwangwa mu Bwakabaka bwa Buganda Owek. Anthony Wamala asisinkanye abateesiteesi b’amasaza wamu n’abakulira ebitongole by’obuwangwa ku masaza mu lukiiko olutudde ku kitebe ky’ekitongole…
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannabyabufuzi abawangula ebifo byobukulembeze ku mitendera egy’enjawulo obutava ku mulamwa ogwabalondesa okutuuka mu bifo mwe bali, bafube…
Abakkiriza okuva mu bitundu bya Uganda eby’enjawulo bazze mu bungi mu lutikko e Lubaga okwetaba mu kitambiro ky’emmisa eky’amazuukira ga Kristo era ekimalako ennaku…
Twebaza Katonda atusobozesezza okutuuka ku lunaku lwe tujaguza nga tujjukira okuzuukira kwa Mukama waffe, Yesu Kristo. Olunaku luno lutujjukiza omukwano n’obusaasizi bwa Katonda bw’alina eri abantu be. Tubasaba lutujjukize obuweereza…
Libadde ssanyu mu maka g’omwami Painato Yiga Nalukoola nga ono yalamulirako Ssaabasajja essaza lye ery’e Buddu, nga kati yawummula, ku mukolo muwala we…
Obwakabaka bulabudde emigigi emito okwewala okutwala abantu abafere nga eky’okulabirako mu bulamu bwabwe. Bino Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika w’Obwakabaka Oweek. Robert…
Obwakabaka bwa Buganda busabye ebibiina by’obwegassi okukomya okukandaaliriza bammemba abaagala okwewola kubanga kiviirako abantu obutafuna mu nsimbi ze beewola kubanga oluusi bazifuna ebiseera by’ebyo…