812 stories
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannabyabufuzi abawangula ebifo byobukulembeze ku mitendera egy’enjawulo obutava ku mulamwa ogwabalondesa okutuuka mu bifo mwe bali, bafube…
Abakkiriza okuva mu bitundu bya Uganda eby’enjawulo bazze mu bungi mu lutikko e Lubaga okwetaba mu kitambiro ky’emmisa eky’amazuukira ga Kristo era ekimalako ennaku…
Twebaza Katonda atusobozesezza okutuuka ku lunaku lwe tujaguza nga tujjukira okuzuukira kwa Mukama waffe, Yesu Kristo. Olunaku luno lutujjukiza omukwano n’obusaasizi bwa Katonda bw’alina eri abantu be. Tubasaba lutujjukize obuweereza…
Libadde ssanyu mu maka g’omwami Painato Yiga Nalukoola nga ono yalamulirako Ssaabasajja essaza lye ery’e Buddu, nga kati yawummula, ku mukolo muwala we…
Obwakabaka bulabudde emigigi emito okwewala okutwala abantu abafere nga eky’okulabirako mu bulamu bwabwe. Bino Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika w’Obwakabaka Oweek. Robert…
Obwakabaka bwa Buganda busabye ebibiina by’obwegassi okukomya okukandaaliriza bammemba abaagala okwewola kubanga kiviirako abantu obutafuna mu nsimbi ze beewola kubanga oluusi bazifuna ebiseera by’ebyo…
Katikkiro Mayiga akubirizza abasajja okukomya obutiitiizi naddala mu nsonga z’ebyobulamu ze beesamba ennyo ne batuuka n’okudduka obuvunanyizibwa bwabwe. Katikkiro Charles Peter Mayiga y’abadde omugenyi…
Abakulira eby’okwerinda mu nteekateeka y’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka batudde okusala enttotto ku ngeri eby’okwerinda gye binaakwatibwamu ku lunaku lw’okudduka emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka.…
“Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka tugidduke nga tuvuganyiza ne mu Bika byaffe” – Omutaka Kyeyune Omukulu w’Ekika kya Nakinsige, Omutaka Kyeyune Fred Mayega asabye Abataka…
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza abakulembeze mu Africa okwewala okwekwasa ebyakolebwa abafuzi b’amatwale eri amawanga ga Africa nti bye biremesezza enkulaakulana, ono…
Obwakabaka bwa Buganda bwa Buganda bukubirizza abantu okukuuma obuyonjo mu bitundu gye bawangaalira baleme kulinda kulongoosebwa kyokka wabula nabo benyigiremu. Essomero Stena Hill…
Obwakabaka bwa Buganda bukubirizza abakulira amasomero okwongera amaanyi mu kutumbula ebitone by’abayizi ku mutindo ogusaanidde. Mu nteekateeka gye bwatongoza eyatuumibwa Situla Omutindo omuli ennyingo…